BUGANDA
Katikkiro abikidde Obuganda nti Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale afudde
Namubiru Juliet
November 13, 2024
12:47 PM
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abikidde Obuganda, nti Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale avudde mu bulamu bw’ensi. Nnaalinya Lwantale ye yali Lubuga wa Ssekabaka Muteesa II. Ssaava Ssenoga agenda kuterekebwa mu Masiro e Kasubi leero nga 13 November,2024. Ssewava Ssenoga yazaalibwa nga 17 May,1948 naafa nga 11 November,2024. Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja […]
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abikidde Obuganda, nti Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale avudde mu bulamu bw’ensi.
Nnaalinya Lwantale ye yali Lubuga wa Ssekabaka Muteesa II.
Ssaava Ssenoga agenda kuterekebwa mu Masiro e Kasubi leero nga 13 November,2024.
Ssewava Ssenoga yazaalibwa nga 17 May,1948 naafa nga 11 November,2024.
Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka. Twakuumye bubi.!
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment