Abawuliriza ba CBS okuyita Program Kalasa Mayanzi eweerezebwa Dr. Kwefu ne Lady Titie,  bakwasiddwa ebirabo byabwe byebaawangula okuva mu kampuni ya RoseForm.

Baweereddwa ssente enkalu n’emifaliso.