Business
Akatale k’e Busega akapya nga bwekafaanana
Namubiru Juliet
November 29, 2024
7:12 AM
Abasuubuzi ababadde bakolera ku nguudo z’e Busega ne mu katale akakadde akabadde ku nkuluungo y’e Busega mu Kampala bonna baagobeddwawo nebayingira mu katale akapya. Taxi ezibadde zitikkira ku makubo e Busega nazo zaayingiziddwa mu paaka empya eriraanye akatale.
Abasuubuzi ababadde bakolera ku nguudo z’e Busega ne mu katale akakadde akabadde ku nkuluungo y’e Busega mu Kampala bonna baagobeddwawo nebayingira mu katale akapya.
Taxi ezibadde zitikkira ku makubo e Busega nazo zaayingiziddwa mu paaka empya eriraanye akatale.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment