Abantu 6 bebaayiseewo okuvuganya mu luzannya olw’akamalirizo, olunabaawo mu Enkuuka Masavu 2024 nga 31 December,2024 mu Lubiri  e Mengo, okulondako anafuuka Omuziramubazira wa 2024.