CBS FM
Bbingwa Toto 2025 – basatu bayiseewo okweyongerayo mu luzannya oluddako
Namubiru Juliet
July 12, 2025
10:13 PM
Bakashaba Collins, Masaba Rayan ne Kasozi Robert bebayiseewo okwesogga oluzannya oluddako olwa Bbingwa Toto 2025. Bbingwa Toto yetabwamu abaana abato nga baddamu ebibuuzo ebikwata ku by’emizannyo. Bbingwa Toto 2025 aggyiddwako akawuuwo nga 12 July, okuva ku ssaawa munaana okutuuka kkumi ez’olweggulo buli lwamukaaga, ku mpewo za 89.2 Radio Emmanduso, ey’abavubuka ab’omulembe omutebi.
Bakashaba Collins, Masaba Rayan ne Kasozi Robert bebayiseewo okwesogga oluzannya oluddako olwa Bbingwa Toto 2025.
Bbingwa Toto yetabwamu abaana abato nga baddamu ebibuuzo ebikwata ku by’emizannyo.

Bbingwa Toto 2025 aggyiddwako akawuuwo nga 12 July, okuva ku ssaawa munaana okutuuka kkumi ez’olweggulo buli lwamukaaga, ku mpewo za 89.2 Radio Emmanduso, ey’abavubuka ab’omulembe omutebi.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment