Opinions
Bulira Frank Kabinga owa Revolutionary People’s Party asunsuddwa okuvuganya ku bwa president bwa mu kalulu ka 2026
Namubiru Juliet
September 24, 2025
4:21 PM
Akakiiko k’ebyokulonda kasunsudde akutte bendera y’ ekibiina kya Revolutionary People’s Party, ku kifo ky’obwa President Bulira Frank Kabinga. Kabinga yoomu ku basunsuddwa ku lunaku olusembyeyo era yasembeddeyo ddala okusunsulwa. Bulira olumaze okusunsulwa nawera nti mwetegefu okukyusa eggwanga liddukire ku misinde kweririna okuddukira mu by’enkulakulana.
Akakiiko k’ebyokulonda kasunsudde akutte bendera y’ ekibiina kya Revolutionary People’s Party, ku kifo ky’obwa President Bulira Frank Kabinga.
Kabinga yoomu ku basunsuddwa ku lunaku olusembyeyo era yasembeddeyo ddala okusunsulwa.
Bulira olumaze okusunsulwa nawera nti mwetegefu okukyusa eggwanga liddukire ku misinde kweririna okuddukira mu by’enkulakulana.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment