CBS FM
Burora Anderson eyali omubaka wa president e Lubaga ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti
Namubiru Juliet
July 25, 2024
3:58 PM
Eyali omumyuka w’omubaka wa president mu gombolola ye Lubaga Herbert Anderson Burora ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti. Omulamuzi wa Buganda Road Ronald Kayizzi amuyimbudde ku kakalu ka bukadde bwa shs 5 ez’obuliwo. Burora yakwatibwa nga 03 July,2024, kubigambibwa nti wakati w’omwezi gwa March ne June 2024, Burora ng’ayita ku kibanja kye ekya X, kyeyatuuma Harder […]
Eyali omumyuka w’omubaka wa president mu gombolola ye Lubaga Herbert Anderson Burora ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti.
Omulamuzi wa Buganda Road Ronald Kayizzi amuyimbudde ku kakalu ka bukadde bwa shs 5 ez’obuliwo.
Burora yakwatibwa nga 03 July,2024, kubigambibwa nti wakati w’omwezi gwa March ne June 2024, Burora ng’ayita ku kibanja kye ekya X, kyeyatuuma Harder HB, yawandiiika ebigambo ebyali bisiga obukyayi, nga bivumirira sipiika wa parliament Annet Anitah Among.
Bisakiddwa: Betty Zziwa
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment