BUGANDA
Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2025 kitandise – Okukwanaganya Obuwangwa ne Tekinologiya
Namubiru Juliet
January 4, 2025
8:51 AM
Abasaakaate abasoba mu 600 boolekedde essomero lya Janaan School e Bombo, ewakubiddwa embuga y’Ekisaakaate omwaka guno 2025. Ekisaakaate kyakumala wiiki bbiri, okuva leero nga 04 okutuuka nga 18 January,2025. Abasaakaate basiimbuddwa Ssaabagunjuzi w’Ekisaakaate Owek.Rashid Lukwago, ku mbuga enkulu mu Bulange e Mengo. Omulamwa gw’ekisaakaate 2025 gugamba nti “Okukwanaganya Obuwangwa ne Tekinologiya”
Abasaakaate abasoba mu 600 boolekedde essomero lya Janaan School e Bombo, ewakubiddwa embuga y’Ekisaakaate omwaka guno 2025.

Ekisaakaate kyakumala wiiki bbiri, okuva leero nga 04 okutuuka nga 18 January,2025.

Abasaakaate basiimbuddwa Ssaabagunjuzi w’Ekisaakaate Owek.Rashid Lukwago, ku mbuga enkulu mu Bulange e Mengo.

Omulamwa gw’ekisaakaate 2025 gugamba nti “Okukwanaganya Obuwangwa ne Tekinologiya”
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment