Health
Emikolo gy’okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu – gitwaliddwa Buyende
Namubiru Juliet
November 20, 2024
1:28 PM
Government erangiridde nti olunaku lw’okujjukira n’okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu egenda kulukuliza mu district ye Buyende mu Busoga. Dr.Vincent Bagambe abadde ku media Centre nu Kampala n’asaba buli muntu okukola kyasobola mu buwobozi bwe okulwanyisa siriimu. Waliwo okutya okwakawuka okwongera okusaasaanira mu bawala abato n’abasajja abakulu.#
Government erangiridde nti olunaku lw’okujjukira n’okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu egenda kulukuliza mu district ye Buyende mu Busoga.
Dr.Vincent Bagambe abadde ku media Centre nu Kampala n’asaba buli muntu okukola kyasobola mu buwobozi bwe okulwanyisa siriimu.
Waliwo okutya okwakawuka okwongera okusaasaanira mu bawala abato n’abasajja abakulu.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment