Entiisa eggudde ku kyalo Ngogolo mu  Luweero district, lukululana  bweyingiridde ennyumba y'omutuuze okukakana ng' abantu babiri bafiiriddewo mbulaga.
Abafudde kuliko Maama n'omwana ate abalala babiri okuli taata n'omutabani bakoseddwa byansusso era ne baddusibwa mu ddwaliro ekkulu e Luweero nga bataawa.
Bisakiddwa: Taaka Conslata