BUGANDA
Kabaka Birthday Run 2025 – Mu Pacific North West mu Seattle USA emisinde giwedde
Namubiru Juliet
April 6, 2025
4:39 AM
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka Nnyinimu mu Pacific NorthWest, mu ssaza Seattle USA basimbudde ku Wapato Park mu kibuga Tacoma. Emisinde gisiimbuddwa omubaka wa Ssaabasajja mu ssaza eryo, Owek. Eng.Moses Ggayi Mayanja. Emisinde gyetabyemu abantu abakulu abavubuka n’abaana abato. Okwawukanako n’emyaka egiyise emisinde gy’omulundi guno abeeno bagiddusse akasana kememula wadde bali mu biseera byabutiti.
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka Nnyinimu mu Pacific NorthWest, mu ssaza Seattle USA basimbudde ku Wapato Park mu kibuga Tacoma.

Emisinde gisiimbuddwa omubaka wa Ssaabasajja mu ssaza eryo, Owek. Eng.Moses Ggayi Mayanja.

Emisinde gyetabyemu abantu abakulu abavubuka n’abaana abato.

Okwawukanako n’emyaka egiyise emisinde gy’omulundi guno abeeno bagiddusse akasana kememula wadde bali mu biseera byabutiti.


Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment