Ssaabasumba wÉssaza ekkulu erya Kampala Kitaffe Paul Ssemoogerere akulisizza Abagole olw'okunyweeza ebirayiro,by'obufumbo bwabwe, era asinzidde awo naakulisa bannansi Okuyita mu kulonda kwa bonna okwa 2026.
Abagole Omwaami Andrew Francis Luyombo nÓmukyaala Omuk Solomy Nassejje Luyombo bebazizza Omukama Katonda olwÓbuvujjirizi obwenjawulo n’Emikwaano gyabawadde.
Omukolo guno gwetabiddwako akulira enzirukanya yÉmirimu ku CBS Omuk Robert Kasozi, abakungu mu Centenary Bank , nÁbantu ba katonda abenjawulo.
Bisakiddwa: Kato Denis
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi - abadde ku mukolo gw'omwami Andrew Francis Luyombo n'omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abalina endowooza egamba nti Ensimbi yÉnsibuko yÓmukwano, naabawa gaabuwa babe babuvunaanyizibwa ate bafeeyo eri abalala.
Katikkiro okwoogera bino asinzidde Kawempe Jinja Kalooli mu Eklezia ya St Charles Lwanga , bwabadde yeetabye mu mmisa Omwami Andrew Francis Luyombo nÓmukyala Omuk Solomy Nassejje Luyombo amyuka ssentebe wa Boodi ya CBS ,kwebajagulizza emyaka 25 mu bufumbo Obutukuvu.
Katikkiro mungeri eyenjawulo yeebazizza Abaagalana olwÓbutatwalala bufumbo nga kyakuzannyisa, nebabuwa ekitiibwa nÓbudde Obumala.
Ssenkulu wÉkitongole ekirungamya ebyempuliziganya mu ggwanga ki UCC William Nyombi Thembo, yebazizza abagole olwÓkuwangana ekitiibwa, nÓkumanya amakulu gÓbufumbo.
Ssaabasumba wÉssaza ekkulu erya Kampala Kitaffe Paul Ssemoogerere akulisizza Abagole olw'okunyweeza ebirayiro,by'obufumbo bwabwe, era asinzidde awo naakulisa bannansi Okuyita mu kulonda kwa bonna okwa 2026.
Abagole Omwaami Andrew Francis Luyombo nÓmukyaala Omuk Solomy Nassejje Luyombo bebazizza Omukama Katonda olwÓbuvujjirizi obwenjawulo n’Emikwaano gyabawadde.
Omukolo guno gwetabiddwako akulira enzirukanya yÉmirimu ku CBS Omuk Robert Kasozi, abakungu mu Centenary Bank , nÁbantu ba katonda abenjawulo.
Bisakiddwa: Kato Denis
Ssaabasumba wÉssaza ekkulu erya Kampala Kitaffe Paul Ssemoogerere akulisizza Abagole olw'okunyweeza ebirayiro,by'obufumbo bwabwe, era asinzidde awo naakulisa bannansi Okuyita mu kulonda kwa bonna okwa 2026.
Abagole Omwaami Andrew Francis Luyombo nÓmukyaala Omuk Solomy Nassejje Luyombo bebazizza Omukama Katonda olwÓbuvujjirizi obwenjawulo n’Emikwaano gyabawadde.
Omukolo guno gwetabiddwako akulira enzirukanya yÉmirimu ku CBS Omuk Robert Kasozi, abakungu mu Centenary Bank , nÁbantu ba katonda abenjawulo.
Bisakiddwa: Kato Denis
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment