CBS FM
Mu ppulogulamu Kkiriza oba Gaana ku 89.2 – Meddie Nsereko Ssebuliba akyazizza ababaka Ssemujju Nganda ne James Kakooza
Namubiru Juliet
November 21, 2024
5:36 PM
Bakubaganya ebirowoozo ku nsonga y’okukwatibwa kwa Dr.Kiiza Besigye mu Kenya n’akomezebwawo mu Uganda, naggulwako emisango egy’okusangibwa n’emmundu n’okusekeeterera government ya NRM. Ekiteekesaawo amateeka kwekulamula abantu mu bwenkanya. President w’eggwanga lyonna tateekwa kumenya mateeka, Wabula y’alina okusooka okugagoberera. ” – Ssemuju Nganda “Ekintu kyonna bwekiyingiramu politics oba eby’obufuzi, waba tewakyali kulinda byamateeka. Kale eby’okwerinda bwebiyingiramu […]
Bakubaganya ebirowoozo ku nsonga y’okukwatibwa kwa Dr.Kiiza Besigye mu Kenya n’akomezebwawo mu Uganda, naggulwako emisango egy’okusangibwa n’emmundu n’okusekeeterera government ya NRM.
Ekiteekesaawo amateeka kwekulamula abantu mu bwenkanya. President w’eggwanga lyonna tateekwa kumenya mateeka, Wabula y’alina okusooka okugagoberera. ” – Ssemuju Nganda

“Ekintu kyonna bwekiyingiramu politics oba eby’obufuzi, waba tewakyali kulinda byamateeka. Kale eby’okwerinda bwebiyingiramu eby’obufuzi government teyinza kulinda kugoberera mateeka” – James Kakooza
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment