Uncategorized
Omukka omweru gufulumye e Vatican – Paapa Omuggya ow’omulundi ogwe 267 alondeddwa
Namubiru Juliet
May 8, 2025
4:14 PM
Omukka omweru gufulumye okuva mu Sistine Chapel ba Kaliddinaali 133 gyebamaze ennaku 2 nga bevumbye akafubo k’okulonda Paapa addako ow’omulundi ogwe 267. “Habemus Papam” ekiri mu lu latini ekivvuunulwa nti Tufunye Paapa. Cardinal Dominic Mamberti yaasuubirwa okulangirira erinnya lya Paapa alondeddwa.
Omukka omweru gufulumye okuva mu Sistine Chapel ba Kaliddinaali 133 gyebamaze ennaku 2 nga bevumbye akafubo k’okulonda Paapa addako ow’omulundi ogwe 267.
“Habemus Papam” ekiri mu lu latini ekivvuunulwa nti Tufunye Paapa.
Cardinal Dominic Mamberti yaasuubirwa okulangirira erinnya lya Paapa alondeddwa.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment