BUGANDA
Omulangira Nadiim Nakibinge y’asikidde Omulangira Omubuze Daudi Golooba
Namubiru Juliet
February 25, 2025
3:11 PM
Omutaka Kasujju Lubinga ayanjulidde Obuganda omusika w’Omulangira eyasomose Daudi Simbwa Kazibwe Ggolooba. Omusika muzukkulu we ye Nadiim Nakibinge. Oluvannyuma lw’okumwanjula akwasiddwa abakulu mu ddiini y’Obusiraamu okumusabira. Emikolo egy’okumusumika ekifundikwa gyakukolebwa enkya nkya 26 February,2025. Omulangira Golooba abadde mukulu wa Ssaabasajja Kabaka, era mutabani wa Ssekabaka Mutessa Ii.
Omutaka Kasujju Lubinga ayanjulidde Obuganda omusika w’Omulangira eyasomose Daudi Simbwa Kazibwe Ggolooba.
Omusika yaali wakati, ye Nadiim Nakibinge
Omusika muzukkulu we ye Nadiim Nakibinge.

Oluvannyuma lw’okumwanjula akwasiddwa abakulu mu ddiini y’Obusiraamu okumusabira.
Emikolo egy’okumusumika ekifundikwa gyakukolebwa enkya nkya 26 February,2025.
Omulangira Golooba abadde mukulu wa Ssaabasajja Kabaka, era mutabani wa Ssekabaka Mutessa Ii.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment