Entertainment
Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party
Namubiru Juliet
July 11, 2025
8:53 PM
Ekibiina kyébyobufuzi ekirwanirira eddembe lyabawejjere ki National Peasants’ Party (NPP) kitongozza obukulembeze bwakyo obuggya, omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja yalayiziddwa ku bwa President. Omukolo gw’okumulayiza gubadde ku Nkima Gardens e Nansana. National Peasants’ Party kyatandikibwawo Hajji Elias Wamala Miyagi mu 2004, wabula kibadde kyavumbeera okuva olwo. Stecia Mayanja era alaangiridde nti agenda kwesimbawo avuganye ku kifo […]
Ekibiina kyébyobufuzi ekirwanirira eddembe lyabawejjere ki National Peasants’ Party (NPP) kitongozza obukulembeze bwakyo obuggya, omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja yalayiziddwa ku bwa President.
Omukolo gw’okumulayiza gubadde ku Nkima Gardens e Nansana.
National Peasants’ Party kyatandikibwawo Hajji Elias Wamala Miyagi mu 2004, wabula kibadde kyavumbeera okuva olwo.
Stecia Mayanja era alaangiridde nti agenda kwesimbawo avuganye ku kifo ky’omubaka omukyala owa Kampala mu kalulu akajja qka 2026.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment