Ssemanobe aliko ye Paul Kizito owa 26 ng’ono yalondebwa mu mwaka gwa 2019.

Omugenzi Ssalongo John Baptist Sserwanja

Paul Kizito yadda mu bigere bya Ssemanobe John Baptist Sserwanja, eyakulemberamu okutuuza Ssaabajja Kabaka Ronald Mutebi II e Naggalabi, Buddo.

Ssemanobe Paul Kizito ne Lubuga we

Ssemanobe yakulemberamu emikolo gy’okutuuza Kabaka ku Nnamulondo.

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mwali alamula,Kabaka wa Buganda owa 36.

Yatikkirwa e Naggalabi Buddo nga 31 July,1993.#