CBS FM
Ssenkulu wa KCCA omuggya Hajjati Buzeki akyaddeko mu CBS
Namubiru Juliet
April 1, 2025
4:45 PM
Ssenkulu wa CBS Omuk. Michael Kawooya Mwebe akyazizza abamu ku bakungu ba KCCA ab’oluuyi olw’ekikugu, nga bakulembeddwamu ssenkulu wa KCCA omuggya Hajjati Sharifa Buzeki mu kaweefube w’okuzza obuggya enkolagana w’ebitongole byebakulira. Omuk. Kawooya Mwebe agambye nti enkolagana n’abakulira ekibuga Kampala simpya kale nga noono omuggya baakukolagana naye bulungi mu kaweefube w’okukuuma ekibuga nga kiyonjo, […]
Ssenkulu wa CBS Omuk. Michael Kawooya Mwebe akyazizza abamu ku bakungu ba KCCA ab’oluuyi olw’ekikugu, nga bakulembeddwamu ssenkulu wa KCCA omuggya Hajjati Sharifa Buzeki mu kaweefube w’okuzza obuggya enkolagana w’ebitongole byebakulira.

Omuk. Kawooya Mwebe agambye nti enkolagana n’abakulira ekibuga Kampala simpya kale nga noono omuggya baakukolagana naye bulungi mu kaweefube w’okukuuma ekibuga nga kiyonjo, nga bagoberera enteekateeka nga bwezanjulwa.
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment