Health
Government ya Uganda etongozza enteekateeka y'okutandika okukozesa eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu - likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6
Health
Government etongozza enkola ey'okuddamu okugabira abantu obutimba bw'ensiri ku bwereere - ey'omwaka 2026
Health
Katikkiro Mayiga atongozza enkola ya Yinsuwa eya Tubeere Balamu - awadde amagezi eri kampuni za Yinsuwa okwongera okusomesa abantu
Health
Parliament eyisizza etteeka erikwata ku by'okukebera n'okutereka endagaluse ng'ababyetaaga balina kusooka kufuna lukusa - biri mu The Forensics And Scientific Analytical Services bill, 2025
Health
Aba IslamicĀ Relief- Netherlands ne Hear Uganda badduukiridde abatuuze b'e Bukomansimbi - babawadde obuliri okusitula eby'obulamu
Health
Parliament eyagala eddwaliro ly'e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu - aba 'Private' baggyibwewo abagala bagende mu g'obwannanyini
Health
Ekkadiyizo ly'eddagala ly'ekinnansi litongozeddwa - abakenkufu bakusomesa abantu enkozesa yaalyo
Health
Ddoozi z'eddagala ly'empiso eritangira akawuka ka siriimu eziwera 19,200 zezaakaleetebwa mu Uganda - zigenda kusooka kuweebwa ku bwereere eri abantu abali mu katyabaga k'okukwatibwa
Health
Abaasomerako ku masomero Budo Junior ne Kings College Budo badduukiridde abaana abajjanjabibwa kkookolo mu Uganda Cancer Institute e Mulago
Health
KCCA etongozza okulwanyisa obubenje mu Kampala nga basomesa abagoba b'ebidduka okwewala okuvuga endiima - obutasukka 30km h
Health
Okukuza olunaku lw'okwefumiitiriza ku siriimu - essira lissiddwa kukujjukiza n'okusomesa abantu okwewala akawuka
Health