Akabenje kagudde ku nkulungo ya Nantawetwa ku Lubaga Road mu Kampala, emmotoka esaabaza eby’amaguzi kika kya Town Ace  UAT 286J b
eremeredde omugoba waawo netomera  bodaboda eziwerako.

Esaabadde n’emmotoka 2 kika kya Harrier Kawundo nezigattira ku kisenge kya Nantawetwa.m era entambula esanyaladde okumala akaseera.

Omugoba wa mmotoka evuddeko akabenje abuseemu mu mmotoka naasaako kakokola tondeka nnyuma.

Bisakiddwa: Lukenge Sharif