Abasirikale ba Paapa babaddewo mu bungi
Bishop we Nebbi Rev.Raphael P’Mony Wakorach akulembeddemu e missa y’okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2024
Omunyuka wa sipiika wa Parliament ya Uganda Thomas Tayebwa eyetisse akasero, akulembeddemu abantu abagenze ku alutaali ya Mukama okutona ebirabo
Namungi w’omuntu eyetabye ku mikolo gy’okulamaga e Namugongo
Alutaali ya Mukama nga bwefaananye mu kukuza olunaku lw’abajulizi
Abamu ku ba minister abetabye ku mikolo gy’okulamaga e Namugongo ku lunaku lw’abajulizi 2024