Omuliro ogutanamanyika kweguvudde kikutte ekiziimbe mu Kisenyi okuliraana akatale ka St.Balikuddembe mu Kampala.

Ekizimbe kino ekyetooloddwa ebipande  bya kampuni ya Forte Bet esiba zzaala.

Ekivuddeko omuliro guno tekinaba kutegeerekeka.#