Amawulire
Police e Mubende ekutte omusumba – agambibwa okusalako omwana we omutwe
Namubiru Juliet
July 23, 2024
8:53 PM
Police mu district ye Mubende ekutte omusumba w’abalokole Alex Mugisha agambibwa okusalako omwana we omutwe. Omwogezi wa police mu bendobendo lya Wamala Reachel Kawala ategeezeza nti Mugisha abadde musumba mu kanisa emu esangibwa e Kanseera mu East division Mubende municipality. Kigambibwa nti afunye ekikyamu ku mutwe ekimuviiriddeko okusalako omutwe gw’omwanawe ow’emyaka 4. Bisakiddwa: Ssebuufu Baanabakintu
Police mu district ye Mubende ekutte omusumba w’abalokole Alex Mugisha agambibwa okusalako omwana we omutwe.
Omwogezi wa police mu bendobendo lya Wamala Reachel Kawala ategeezeza nti Mugisha abadde musumba mu kanisa emu esangibwa e Kanseera mu East division Mubende municipality.
Kigambibwa nti afunye ekikyamu ku mutwe ekimuviiriddeko okusalako omutwe gw’omwanawe ow’emyaka 4.
Bisakiddwa: Ssebuufu Baanabakintu
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment