Amawulire
President Museveni aliko abawagizi ba NUP 19 baawadde ekisonyiwo – Olivia Lutaaya yoomu kubasonyiyiddwa
Namubiru Juliet
November 22, 2024
11:47 AM
Abasonyiyiddwa bawagizi b’ekibiina kya NUP ababadde bakamala mu kkomera emyaka 3 n’emyezi 8 ku alimanda, nga bavunaanibwa emisango gy’okusangibwa n’ebintu by’amagye ate nga ssibamagye. Mu October,2024 baakkiriza emisango egyali gibavunaanibwa mu kooti y’amagye, nebasalira ekibonerezo kyakusibwa emyezi esatu. Wabula gibadde teginaggwako nebaweebwa ekisonyiwo.#

Abasonyiyiddwa bawagizi b’ekibiina kya NUP ababadde bakamala mu kkomera emyaka 3 n’emyezi 8 ku alimanda, nga bavunaanibwa emisango gy’okusangibwa n’ebintu by’amagye ate nga ssibamagye.
Mu October,2024 baakkiriza emisango egyali gibavunaanibwa mu kooti y’amagye, nebasalira ekibonerezo kyakusibwa emyezi esatu.
Wabula gibadde teginaggwako nebaweebwa ekisonyiwo.#
Comments (0)
No comments yet. Be the first to share your thoughts!
Leave a Comment